The Rt. Hon. Lukia Isanga Nakadama Yeyamye okudukirira abalunzi be bebyenyanja
By Spurb Ernest

Katikiro namba satu era district Woman MP. Mayuge district. The Rt. Hon. Lukia Isanga Nakadama Yeyamye okubako nengeri jayamba nokudukirira abalunzi be bebyenyanja abegatira mukibiina kya Malongo Integrated Fishing Group.
Prime minister Isanga Nakadama akakasiza nti nga bwamaze okulaba byebakola kija kumubeera kyangu obanonyeza obuyambi era nga ono asubiza okubawayo Shillings million biri 2m.
Bino Nakadama abyogetede kukyalo Bukagabo mugombolola ye Malongo Mayuge district.
Ssentebe wabalunzi bebyenyanja Omw. Mugoya Kusaini Malaini ategezeza nti batandika oluvanyuma lwa Gavument okugoba abenvuba embi ku Nyanja eranga ekintu kino kibayambye nyo okweyimirizawo