Government esaabidwa okulekerawo okuujja emisoolo ku project z’amasinziizo.

0


Government esaabidwa okulekerawo okuujja emisoolo ku project z’amasinziizo omuli amasomero, Amalwaliro ne project endaala ezidukanyizibwa amasinziizo mu gwanga
Okusaba kuno kwakoledwa omubaaka atwaala constancy ye Bbale mu district y’ekayunga mu lukiiko olukulu olw’egwanga Charles Tebanddeke bweyabadde ku mukoolo ogw’omusumba Eli Nafuma owa Bridge Of Hope Pentecostal church Najja mu district y’ebuikwe bweyabadde nga ajaguuza okuweezza emyaaka 25 nga awereza katonda
By kyambadde Steven #CityNewsUpdates

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *